David Lutalo - Mubbi Bubbi Maro (Lyrics x Video x mp3 Download)

05:07 0 Comments A+ a-

 

Intro
Eh eh this one of a kind
Eh eh eh Maro
Eh eh eh David Lutalo
Eh eh eh Dr. Fizol


Verse 1
[Maro]
She made up her mind
She truly says she wants to go
Tasiba zikweya
Ne lawyer aleese empapula nsayininge
Ebbanga ly'amaze anfumbira
Ng'anfumbira n'obwongo
Ensigo zenalinga nsiga
Azikungula lwaleero
Netonze..., byona abiganye ayagala nkikole ntya
Munno oje ne lawyer tebaliwo nga nsalawo twewase
Nkoze ebibi, nkoze ebilungi
Nsonyiwa...
Nkoze ebilungi bingi baby
Ela oyagala nkaabe
Bw'opima pima pima pima
Ebilungi bizitowa kyenda
Bw'opima pima pima pima
Ebilungi bizitowa kyenda


Bridge
It's okay, the way you want it.
It's how it's gonna be
Kankuleke, omulungi owange tanazalibwa atte
It is okay, bwoba nga ky'okwatako, kyewajja nakyo


Chorus
Mubbi bubbi, yajja na kaveera
Lwaki aleta loole
Ono munyazi bunyazi ssebo
Entuuyo zange asazewo atwale
Mubbi bubbi, yajja na kaveera
Lwaki aleese loole
Ono munyazi bunyazi ssebo
Entuuyo zange asazewo atwale


Verse 2
[David Lutalo]
Nze silina kye nnina
Empale mwendi gyembala
Eyalinanga amaka
Kati kubbala kwe nsula
Tewali ky'alina
Yali na mubusapatu bwabbulu
N'ankabira amaziga bwati
Ng'olaba enaku emuluma
Mbu mama yaffa, ne tata yaffa
Ensi njilimu nga bwendi
Nasomba amata
Omwana yanywa
Naye y'andeka ndi masikini
Eyali talina yadde sikati
Y'andabisiza obubi bwenti
Ewange yajja kuyiga kubo, w'anabbira


Chorus


Verse 3
[Maro]
Bwoba ng'osobola, nkimanyi osobola
Baby, can you please don't go?
Siganye okunoba, naye nga nkusaba
Baby can you give me some time?
Baby, baby boo
This is unfair
Kino kili unfair
This is unfair, baby


Chorus X2